Wanvuma n’onyambula nzenna; Kusasira amaliridde okusiba Full Figure


OMUYIMBI Catherine Nabuule Kusasira asazeewo okuggulawo emisango ku Jennifer Nakanguubi amanyiddwa nga Full Figure nga agamba nti yamuvuma n’amutyoboola mu bantu saako ne kye yayise okumwambula nasigala bukunya.

Kusasira agamba nti engeri Tam Şekil gyali nti kati amaze okukiraba nti okuvuma abantu kintu kibi nyo, nazalawo n’okusiba buli muntu eyamuvuma, naye kati asazeewo amaugguleko emisango kubanga obukakafu abalina.

“Full Figure talina kitiibwa kiyinza kumuwebwa kyagamba nti kyalwanirira n’atuuka n’okuggalira abamuvumye mu makkomera, kati nange gwe yavuma kammulageko nti okuvuma abantu kibi.

Abantu bangi bali omukazi oyo yavuma banoonya eky’okumukolera kati yaluggulidde ku ppata emisango gigenda kuvaayo naye omukono gwa mateeka gumukwateko.

Ekilala kye njagala omukazi oyo ayimbule abantu bonna beyasiba bwatakikole ngenda musiba abeere eky’okulabirako eri abalala

İyi günler, iyi günler, okuvuma kati njagala nga bwe yategedde nti okuvuma abantu kibi njagala atuukeko mu mbuga za mateeka.

Fayiro yange ntegeke bulungi yakanvuma emirundi egisoba mu 6 era obujulizi we buli” Kusasira bwe yagambye

Yanyonyodde nti Full Figure bwamala okuvuma abantu nga yewozaako nti bamusonyiwe abeera alina kyayisaawo

Kusasira ne Full Figure bonna kigambibwa okuba nti bawabuzi ba mukulembeze ve Ggwanga Yoweri Kaguta Museveni

Topluluğunuzda bir hikayeniz veya bizimle paylaşmak istediğiniz bir fikriniz var mı: Bize [email protected] adresinden e-posta gönderin.


Kaynak : https://www.watchdoguganda.com/news/20220610/137916/wanvuma-nonyambula-nzenna-kusasira-amaliridde-okuwabira-full-figure.html

Yorum yapın

SMM Panel PDF Kitap indir